Intro]
My baby put me anywhere you want me to be
Eeeeeeh
[Verse 1]
Nzijayo eno wansi baby
Bwolida oteke kunsi
Baby funayo akofo joba okweka nze
Bwemba aah... omukwano gwe gwantuma
Baby era aah... ndesse bwewantuma
Njakukola byona byoyagala baby otyo
Nze njakukola byona byoyagala baby otyo
(Oh oh ooh)
[Chorus]
Sirina, sirina omukwano oguzimba kalina
Naye ate ogwasa etala nguyina (eeheeh)
Sirina, sirina omukwano oguzimba kalina
Naye ate ogwasa etala nguyina
My baby put me anywhere you want me to be
Nzijayo eno wansi baby bwolida oteke kunsi
[Verse 2]
Njagala mutima mukwano ogwo'nute gwake ewange
Ebiganye birete enoo
Ngamba ko nti you love me
Ngamba ko nti you need me
Byana ebyange byawee eeeeeeh
Kuba nze onoonya nyo nyo nyo
Nebwenyimba nti nyo nyo nyo
Kuba nze onoonya nyo nyo nyo
Nebwenyimba nti nyo nyo nyo
Njakukola byona byoyagala baby otyo
Nze njakukola byona byoyagala baby otyo
(Oh oh ooh)
[Chorus]
Sirina, sirina omukwano oguzimba kalina
Naye ate ogwasa etala nguyina (eeheeh)
Sirina, sirina omukwano oguzimba kalina
Naye ate ogwasa etala nguyina
My baby put me anywhere you want me to be
Nzijayo eno wansi baby bwolida oteke kunsi
[Bridge]
Wulira...
(Sweet baby)
Nzijayo eno wansi...
(Mwana muwala)
Baby bwolida oteke kunsi...
(You know I love you)
Bwemba aah... omukwano gwe gwantuma
Baby era aah... ndesse bwewantuma
[Outro]
Nzijayo eno wansi baby
Bwolida oteke kunsi
Nze njakukola byona byoyagala baby otyo
Nze njakukola byona byoyagala baby otyo
Put me anywhere you want me to be...
Kunsi.