[Intro]
Tuzze kusinza, Tuzze kusinza
[Verse 1]
Joel, Tuzze kusinza, Mukama abaana bo bewakiriza
Eby'okusaba tulina bingi, naye olw'aleero tuzze okusinza
We've come here to praise You, We've come here to serve You
We have too much to pray for, But today we decided to worship You LORD
[Chorus]
Osinzibwe nga ayi Mukama, osinzibwe
Obwa Kabaka bwo bujje
Osinzibwe nga ayi Mukama, osinzibwe Obwa Kabaka bwo bujje
[Verse 2]
Onagulumizibwa nga enaku z'obulamu bwange, Ooooh Mukama
Onagulumizibwa nga enaku z'obulamu bwange, Yegwe afuga
Nkwekute nze, nze nkwewadde
Nkwekute nze, era nkwewadde
Tuzze kusinza, Mukama abaana bo bewakiriza
Eby'okusaba tulina bingi naye, olwaleero tuzze okusinza
[Chorus]
Osinzibwe nga ayi Mukama osinzibwe, ObwaKabaka bwo bujje
Osinzibwe nga ayi Mukama osinzibwe ObwaKabaka bwo bujje
Onagulumizibwa nga enaku z'obulamu bwange
[Bridge]
We have come to praise You, to serve You, to lift Your name high
We lay down our prayers and choose to worship, turn our hearts to You
[Chorus]
Osinzibwe nga ayi Mukama, osinzibwe
ObwaKabaka bwo bujje
Osinzibwe nga ayi Mukama osinzibwe ObwaKabaka bwo bujje
[Outro]
Tuzze kusinza, Tuzze kusinza
Mukama abaana bo bewakiriza
Eby'okusaba tulina bingi naye
Olwa'leero tuzze okusinza